Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live

Njagala Pulezidenti Museveni awummule mu mirembe – Norbert Mao

August 10, 2022 · Mubiru Ali

Minisita w’ensonga za Ssemateeka n’essiga eddamuzi era Pulezidenti wa Democratic Party Uganda, Norbert Mao agamba nti kyasimbye essira kati kwekulaba nti Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ava mu bukulembeze mu mirembe awatali kumusindikiriza yadde okuyiwa omusaayi nga agamba nti kino kyekijja okuyamba Yuganda okusigala mu mirembe esobole okukulaakulana.