Breaking
News: Wuuno omusajja atanywa guteeka, muganzi we Side Dish mukazi we atali mu maka amuggyeeko ekyalaani kye yamugulira lwakufuna lubuto lutali News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka?
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 126 listening Simba FM Live

Ndeeta kiteeso ku Sipiika ne Magogo – Minisita Namuganza

December 8, 2022 · Mubiru Ali

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka Hon Persis Namuganza agamba nti mu maaso awo ateekateeka okuleeta ekiteeso mu Palamenti ku Hon. Moses Hashim Magogo ne Sipiika wa Palamenti Anitah Annet Among ku nsonga z’obufumbo bwabwe yebwayita obwekifere nga kati ate ensonga baziggyeemu obusungu.