Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 58 listening Simba FM Live

Nalemesa abaali baagala olutalo wakati wa Yuganda ne Rwanda – Gen. Muhoozi

May 9, 2022 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’eggye lya Yuganda eryokuttaka erya UPDF Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Waliwo ekkobaane eryamaanyi mu bantu abamu mu byokwerinda nga baali baagala tulwanagane ne baganda baffe ab’e Rwanda. Byabononekera Pulezidneti Yoweri Kaguta Museveni bweyanonda ngomuduumzi. Bwenakizuula nempaaba ewa Pulezidenti.”