Mw. Tayebwa tutunuulire bwongo kyekikulu – LOP Mpuuga

Nampala w’Ababaka ba Gavumenti Thomas Tayebwa National Resistance Movement – NRM; “Nalabye abakulembeze abamu nga batambula mu Europe nga basaba abazungu baleme ku Gavumenti ya Yuganda ssente.
Ssente zetufuna zakuzimba nguudo n’ebirala so ssi nseregedde za motoka mwetutambulira. Akulira oludda oluwabula Gavumenti alina oluseregende lw’emotoka olusinga olwange.
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba National Unity Platform – NUP; “Tugeraageranye bwongo namirimu gyetukola so ssi luseregende lwa motoka, osobola okujja nokima emotoka zange n’osigaza kyokola!”
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply