Omubaka akiikirira Kampala Central mu Palamenti
Muhammad Nsereko avuddeyo nategeeza nti Gavumenti esaanye etambule n’omulembe ngayeyambisa tekinologiya naddala mu nsonga zebyokwerinda wamu n’okummalawo ettemu n’ekibba mmundu ebikudde ejjembe mu Ggwanga.
Omubaka Nsereko agamba nti kyetaagisa emmundu za
Uganda Police Force zonna zissibweemu obuuma obulondoola obuyamba okumanya buli mmundu weba eri.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.