Musabe bavunaanibwe mubwangu si bail – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Abo abalina oluganda ku balowoozebwa okubeera abatemu balina kusaba bavunaanibwe mu bwangu naye aabntu abamu tebaagala kunoonyereza kukomekerezebwe. Bwoba tolina musango, saba bakuwozese mangu so ssi butakwatibwako. Singa nze mbadde ateberezebwa okuzza omusango oba mmemba w’ekibiina kyabwe nandibadde sigaana ku kwatibwako oba kubakwata.
Abazzi b’emisango badduka mangu okutuuka ku kifo awabadde obuzibu. Basigala basaba Uganda Police Force ebalage obujulizi. Kati mujja mu Palamenti mukyankalanye okunoonyereza.”
Share.

Leave A Reply