Munnamawulire Andrew Arinaitwe asindikiddwa ku alimanda

Munnamawulire Andrew Arinaitwe olunaku olwaleero asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi navunaanibwa omusango gw’okusalimbira awantu nga talina lukusa nekigendererwa ekyokubba.
Andrew yakwatirwa ku ssomero lya Kings College Buddo ku Sunday bweyali agezaako okunoonyereza ku ggulire erimu. Asindikiddwa ku alimanda okutuusa nga 14-March.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply