Muhoozi siri muganda wo – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo nayanukula mutabani w’omukulembeze w’eggwanga Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Siri muganda wo era sivuganya kusikira ngato za Kitaawo. Engatto, ente n’enkoofira ebyo bibyo olina okubisikira. Ensobi eri emu gyokola kwekulowooza nti Yuganda kimu ku byobugagga bya Kitaawo byolina okusikira.”

Share.

Leave A Reply