Muhoozi si mmemba wa NRM – Dr. Baryomunsi

Minisita Dr. Chris Baryomunsi; Gen. Muhoozi Kainerugaba si mmemba wa National Resistance Movement – NRM. Akyali mu maggye. Nga Gavumenti tugamba nti kyakola okwenyigira mu byobufuzi si kituufu era alina okukikomya.
Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Nzijukira okukola enteekateeka ne Taata wange okukwata omusajja oyo mu 2012 bweyali akyali Mubaka kyewaggula.”

Add Your Comment