Muggye ettaka mu lutobazi – NPPBU

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Abakulembeze ba Kira Municipality mu Disitulikiti y’e Wakiso balangiddwa ekitongole ekivunaanyizibwa kukuteekerateekera ebibuga ekya National Physical Planning Board Uganda okulaba nti olutobazi olusangibwa e Najjeera ku luguudo lwe Buwaate olubadde luyiiriddwamu ettaka ligibwamu neruddayo nga bwerwabadde nga tebanaluyiwamu ttaka.
Ekitongole kino era kiwandiikidde Minisitule y’Ebyettaka nekigiragira okusazzaamu ekyapa kyolutobazi luno.
Share.

Leave A Reply