MUFEEYO KU BULAMU BWAMMWE – PULEZIDENTI MUSEVENI

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Olwaleero bwembadde ngenda e Matugga, mu Disitulikiti y’e Wakiso, Bawanayinki basimbye lwakasota ku nguudo okunyaniriza wamu nokumpuubirako. Wadde nga nsiima nnyo essanyu lyemundaze, mbakubiriza okwewala ekikolwa kino ekyobulagajjavu okuyimirira ku nguudo. Obyobulamu bwaffe byebirina okusooka nga tetunakyamukirira.”
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply