Motiv Kasagga asindikiddwa ku alimanda e Luzira

Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Motiv Kasagga olunaku olwaleero aleeteddwa mu kkooti navunaanibwa omusango gwokukozesa obubi omutimbagano noluvannyuma nasindikibwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 3-October-2022.
Ono abadde amaze ennaku bbiri nga tamanyiddwako oluvannyuma lwokubuzibwawo abebyokwerinda abamuggya mu maka ge. Ono agamba nti yatulugunyizibwa nyansusso abamukwata nga baagala okumuggyamu obujulizi.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply