Hon. Dr. Miria Rukoza Koburunga Matembe alekulidde ekifo kya Ssentebe wa Citizens’ Coalition for Electoral Democracy in Uganda – CCEDU. Ono agamba nti okuggalwawo kwa CCEDU kwava ku kiki ye kyawagira mu byobufuzi era kyakiririzaamu.
Miria Matembe alekulidde ku bwa Ssentebe bwa CCEDU
