Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives,
News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
Minisitule y’ensonga z’ebweru eyagala obuwumbi 8 okugula ekizimbe
January 13, 2022 · Mubiru Ali
Minisitule y’Ensonga z’ebweru w’eggwanga eyagala obuwumbi 8 n’obukadde 700 okugula ekizimbe ekirimu ekitebe kya Yuganda e Canberra, mu Australia. Yuganda ebadde epangisa ekizimbe kino wabula nga kati yaweereddwa omukisa okugula ekizimbe kino oba okukivaamu.