Minisitule y’ebyobulamu ekyuusizza mu budde bwolina okwekeberezaako COVID-19 ngonatambula

Director General owa Ministry of Health- Uganda Dr. Henry G. Mwebesa avuddeyo nafulumya ekiwandiiko ekiraga nga Minisitule bwekoze enongosereza mu budde oli bwalina okwekeberezaamu ekirwadde kya #COVID-19 nga ateekateeka okulinnya ennyonyi okufuluma wamu n’okudda mu ggwanga okuva ku ssaawa 120 okudda ku ssaawa 72 okutandika ne nga 3-July-2021.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply