Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 227 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Minisita Namuganza twamuyita natalabikako – Hon. Mpaka

January 23, 2023 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti akassibwawo okunoonyereza ku nneeyisa y’omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku by’ettaka Persis Namuganza, Hon. Mwiine Mpaka ategeezezza
Palamenti nga Minisita Namuganza bweyagaanira ddala okulinnya mu kakiiko kano okutangaaza ku byali bimwogerwako newankubadde yayitibwa enfunda eziwerako.