Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 336 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Masereka agenze mu Kkooti olwokumutulugunya

February 8, 2022 · Mubiru Ali
Omukunzi wa National Unity Platform – NUP owa Disitulikiti y’e Kasese, Samuel Masereka, ngatuuka ku Kkooti Enkulu mu Kampala, Civil Division ne Bannamateeka be okuteekayo omusango gwe nga awawabira Gavumenti olwokutulugunyizibwa.
Masereka agamba nti yasibibwa enaku 34 natulugunyizibwa abebyokwerinda.