Omubaka Wamanga Wamai Jack; “Lwaki Gavumenti ekyagenda mu maaso n’okupangisa, nkyewuunya? Lwaki Minisitule zipangisa mu kifo kya Minisitule y’Ebyensimbi okubawa ssente okuzimba, ssente nebasigala nga bazoonona; lwaki musigala mupangisa mu kifo kyokufuna ssente nemugula ebizimbe oba nemuzimba.” #PlenaryUg
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.