Lwaki ba Ddereeva muluddewo okubawa permit zaabwe – Latif Ssebagala

Hon. Latif Ssebagala Sengendo omubaka akiikirira Kawempe North mu Palamenti avuddeyo nalaga obwennyamivu olw’ekitongole ekivunaanyizibwa kukugaba Driving Permit mu Ggwanga olwokulwawo okuwa ba Ddereeva permit zaabwe kuba zebalina zaggwako.
Omubaka agamba nti ba Ddereeva bangi permit zaabwe nga zaggwako batawanyiizibwa abasirikale ba Uganda Police Force abavunaanyizibwa ku bidduka bagamba nti tebamanyi temporary permits ezabaweebwa.
#PlenaryUg
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply