Lokech obadde muzira – Bobi Wine

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine atenderezza abadde omumyuuka w’omuduumizi wa Uganda Police Force omugenzi DIGP Maj. Gen. Paul Lokech gwayogeddeko ng’abadde omujaasi omugezi era omulungi mu by’akola wadde nga yasalawo okolera mu mulembe omukyamu.
Kyagulanyi agamba Lokech yakozesebwa okulinyirira eddembe lya Bannansi nga abakugira okuwakanya ebitaagenda bulungi mu kulonda okuwedde ekintu ekyaali ekikyamu.
Share.

Leave A Reply