Leero giweze emyaka 9 nga Katikkiro Mayiga aweereza Obuganda

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Leero giweze emyaka 9 bukya Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II annonda okubeera Katikkiro wa Buganda. Nneebaza Omutanda okunneesiga n’okunnambika. Nneebaza benkoze nabo mu Kabineeti ya Kabaka, n’Abaami bonna; Ab’Olulyo lw’Abalangira n’Abambejja; Abataka Abakulu b’Ebika; bannabyabufuzi; abakulembeze b’eddiini; abantu ba Buganda ne Bannayuganda bonna olw’okutambula nange mu lugendo lw’okuzza Buganda ku Ntikko.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply