
Leero giweze emyaka 6 bukyanga AIGP Kaweesi attibwa
Bwerwali bweruti nga 17-March-2017, AIGP Felix Kaweesi nattibwa abatamanyangamba bweyali ava mu makaage. Ono yattibwa ne Ddereeva we wamu n’Omukuumi we. Wabula alipoota ku kuttibwa kwe n’abalala beyali nabo tufundikirwa nga kati emyaka 6.