CEO wa Uganda Airlines Jennifer Bamuturaki; “Si nsonga nti oba nagenda ku mwezi oba nasoma MDD, ekisinga obukulu nina obusobozi? Era mbulina. Sirina musango okuba nti nalondebwa kubwa CEO.” Abadde ayanukula Ababaka abatuula ku Kakiiko ka COSASE ababadde bamukunya ku ngeri gyeyafunamu omulimu nga teyali kwabo Bannayuganda 40 abasaba omulimu guno, nga gwamuweebwa nekirango kikyaliyo.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.