Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 158 listening Simba FM Live

Ku Palamenti muliwo nga Bannamawulire – Sipiika Among

November 4, 2022 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nakubiriza abakulembeze b’ekibiina ekitaba Bannamawulire abasaka aga Palamenti okwewala okukozesebwa nga bamasinale okutatana amannya g’Ababaka. Ono abategeezezza nti ku Palamenti tebaliiwo nga Bannabyabufuzi wabula bagenze kusaka mawulire.”