KKOOTI ERINDEKO OKUWA ENSALA YAAYO – Male Mabiriizi

KKOOTI ERINDEKO OKUWA ENSALA YAAYO:
Munnamateeka Male Mabirizi Kiwanuka avuddeyo nawandiikira Kkooti Ensukkulumu mu Kampala nga ayagala eyimirize okuwa ensala yaayo ku kusaba kweyateekayo nga ayagala Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo ave mu kuwulira omusango gwa Kyagulanyia Ssentamu Robert aka Bobi Wine nga awakanya okulangirirwa kwa Yoweri Kaguta Museveni ng’omuwanguzi wakalulu ka 2021 wamu nobutawa nsala yaayo ku musango gwa Kyagulanyi gyerina okuwa olunaku lwenkya. #KyagulanyiPetition
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply