Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje ku lw’e Masaka

Kitalo!
Omuntu omu afiiriddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Masaka mu Katonga mu Disitulikiti y’e Mpigi ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka loole ekika kya Sinotruck bwetomereganye bwenyi ku bwenyi ne Fuso Ddereeva wa Sinotruck nafiirawo.
Ye turnboy we addusiddwa mu Ddwaliro ly’e Nkozi ngali mu mbeera mbi. Bbo abadde mu Fuso nabo baddusiddwa mu malwalieo agenjawulo okufuna obujanjabi.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply