Kitalo! Dr. Cyprian Kizito Lwanga afudde

Kitalo! Ssaabasumba w’essaza ekulu Dr. Cyprian Kizito Lwanga 68, afudde. Kigambibwa nti asangiddwa mu mu nnyumba ye enkya yaleero nga afudde. Abadde Archbishop wa Kampala okuva 2006. Amawulire g’okufa kwe gakakasiddwa ssaabawandisi w’olukiiko lw’Abasumba, Msgr John Baptist Kauta. https://youtu.be/o5Ortn6Eqbo

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply