Katikkiro aguddewo omusomo gw’Abaami b’amasaza

Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo omusomo gw’Abaami b’Amasaza, Abamyuka baabwe n’Abamagombolola ku bulwadde bwa Ssenyiga Omukambwe (covid-19) ku Butikkiro.
Abasabye bakubirize abantu okwenyigira mu nteekateeka y’okugema Covid-19.
Abeebazizza okukulemberamu enteekateeka z’Obwakabaka okulaba nga zituuka ku bantu ekintu ekimwanguyiriza emirimu mu myaka 8 gyeyakamala kubwa Katikkiro.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply