Kateshumbwa alajana lwa gwavuganya naye kukuba bawagizi be

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Dicksons C. Kateshumbwa Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM eyesimbyeewo ku kifo ky’omubaka owa Sheema Municipality avuddeyo nategeeza nti Minisita omu kitundu kye bwalemye okukiriza nti yawangulwa nga kati yaleese bakifeesi okukuba abawagizi be. Ono agamba nti yatutte dda obujulizi obw’obutambi eri Uganda Police Force nga obujulizi.
Share.

Leave A Reply