Omwogezi w’essiga eddamuzi avuddeyo netegeeza kagwake ketonnye Kakwenza Rukira waddira mu Ggwanga wakuvunaanibwa emisango gyeyazza. Jamseson Karemani avuddeyo nategeeza nti wadde waliwo eŋŋambo zebawulira nti Kakwenza yabinyise mu nsuwa nafuluma Eggwanga naye bakumulinda okutuusa lwalidda baddemu buto n’emisango egyamuggulwako gyalese teginaggwa.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.