Kafuta eyakuba Pretty Nicole bamuwadde ekibonerezo kyamyaka

Omuwala Kafuta Queen eyalabikira mu katambi ngakuba Pretty Nicole olw’okumwagalira muganzi we Lwanga Derrick akomezeddwawo mu Kkooti e Kira oluvanyuma lwokumusomera omusango ogwokukuba nogwokulumya omuntu agukiriza era neyegayirra omulamuzi amusonyiwe era amuwe ekibonerezo ekisamusamu.
Wabula Kkooti eyimiridemu okumala akaseera ng’omulamuzi ayagala basooke baleete Nicole awulire ye kyagamba ku mukwano gwe.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply