IGG atwaliddwa mu Ddwaliro

Pinterest LinkedIn Tumblr +

IGG Beti Olive Kamya addusiddwa mu Ddwaliro oluvannyuma lwokufuna obw’amaanyi mu mutima. IGG abadde alina okulabikako mu Kakiiko ka COSASE olwaleero akunyizibwa ku nsonga ezekuusa mivuyo mu Kakiiko k’ettaka weyabeerera Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka.
Ekya IGG okubeera omulwadde kyogeddwa Ssentebe w’Akakiiko ka COSASE Hon. Joel Ssenyonyi ategeezezza nti obubaka buno abufunye okuva ewa muwala wa IGG.

Share.

Leave A Reply