HON. KIWANDA BAMUKUBYE AKALULU

Eyali omubaka wa Kabula Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. James Kakooza alondeddwa okukiikirira Yuganda mu East African Legislative Assembly – EALA okuddira Hon. Kasamba Mathias mu bigere eyafa omwaka guno. Hon. Kakooza awangudde nnamba nnya Hon Kiwanda Godfrey Ssuubi. Hon. Kakooza afunye obululu 93 ate Kiwanda 85, Abbas Mutumba abadde mu kyakusatu n’obululu 54. Lule Umar Mawiya 0, Nakato Kyabangi 1, Nsubuga Kenneth Ssebagayunga 3.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply