Omusuubuzi w’omu Kampala Hamis Kiggundu ngayita mu Kkampuni ye eya Kiham ayagala Commissioner avunaanyizibwa kukuwandiisa ettaka asazeemu ekyappa ku ttaka lyakayanira ne Buganda e Kigo Buganda Land Board lyeyavaayo newa Pearl Development Group.
Ettaka erikaayanirwa liri ku block 273 plot 23040, block 273 plot 23041 ne Block 273 Plot 23042 e Kigo, mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.