Grace Akullo awaddeyo offisi

AIGP Grace Akullo, abadde akulira ekitongole kya Uganda Police Force ekikola kukunoonyereza ku misango ekya Criminal Investigations Directorate awaddeyo offiisi mu butongole eri Maj. Tom Magambo ng’omukolo gubadde ku kitebe kya CID e Kibuli.
Omukolo gukulembeddwamu AIGP Jack Bakasumba Chief of Joint Staff.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply