Gavumenti eveeyo ku buzzi bw’emisango – Dr. Anthony Zziwa

Omwepisikoopi w’essazza ekkulu erya Kiyinda Mityana ng’era ye Ssentebe w’abepisikoopi mu Yuganda Dr. Joseph Anthony Zziwa yavuddeyo mu bubaka bwe obwa Ppaasika yalaze obwennyamivu olw’emiwendo gy’ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo egyekanamye ensangi zino.
Yayongeddeko nti Gavumenti esaanye esitukiremu bunnambiro ku bumenyi bw’amateeka obukudde ejjembe kuba bwandyeyongera. Bino yabyogeredde ku Lutikko e Kiyinda Mutyana.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply