Gavumenti eteeke ssente mu bavumbula eddalga – Norbert Mao

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Norbert Mao avuddeyo nalajanira Gavumenti eteeke ensimbi mu bavumbuzi b’eddagala erinnansi eryobutonde eriwonya wamu n’okuweweza ku ndwadde okuli; sukaali ppuleesa, kkookolo n’endwadde endala.
Mao agamba nti bangi ku bayiiya bano tebasobola kuyimirizaawo kuvvumbula kwabwe ekireetedde Bannansi obutaganyulwa mu kunoonyereza kwabwe.
Share.

Leave A Reply