Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,347 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Gavumenti erekerawo okukwata aboludda oluvuganya – Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert

November 9, 2021 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Twatuuzizza olukiiko lwa Bannamawulire mwetwasabidde okukwata abawagizi ba NUP n’aboludda oluvuganya Gavumenti abalala okuzzeemu kukome.
Wiiki ewedde, Poliisi e mu Disitulikiti y’e Kasese bakwata banaffe 5 era twakitegeddeko nti baguddwako emisango gyokulya mu nsi yaabwe olukwe. Bannamateeka baffe batuuseeyo dda okulondoola embeera eno.
Era twasabidde ne banaffe abatuvudde ku maaso okuli; Bukasa Parish Councillor Kansiime Ritah ne Rasta Twaha abatufuddeko wiiki ewedde. Emyooyo gyabwe Mukama agiwumuzze mirembe.”