Funa ebyobulamu ebituukiridde ng’okola otyo

OKUSOBOLA OKUSOBOZESA BULI OMU OKUFUNA EBY’OBULAMU EBITUUKIRIDDE, GAVUMENTI YA UGANDA YASSAAWO OBUJJANJABI OBW’OBWEREERE MU MALWALIRO GAAYO GONNA. WABULA MU BBANGA ERIYISE KYEYOLESE NTI EDDAGALA LITERA OKUGGWA MU MALWARIRO.

KATI TUBUUZA:

KIKI KYOKOLA SINGA EDDAGALA ERISOOKERWAKO NGA ERY’OMUSUJJA SINGA LIBA LIWEDDEWO MU DDWALIRO LYA GAVUMENTI MU KITUNDU KYO?

EKYOKUDDAMU:

A –NTEGEEZA ABAKULEMBEZE
B – NEEYIIYA NENDIFUNA AWALALA
C –SIRINA KYENKOLA
D – MPA OMUSAWO ENGUZI N’ANFUNIRAYO

EKYOKUKOLA:

GENDA MU SSIMU YO AWASINDIKIRWA OBUBAKA (MESSAGES) WANDIIKA SIMBA SPACE DISTRICT GYOVA SPACE EKYOKUDDAMU OKUVA KU A, B, C OBA D OSINDIKE KU 8585. MESSAGE ENO YABWEREERE KU MUKUTU GWONNA KWOLI.

 

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Tukubiriza Bannayuganda mwenna okwenyigira mu mulimu gwokubala abantu kuba ebinavaamu byakuyamba Gavumenti okuteekerateekera obulungi Eggwanga.

Tukubiriza Bannayuganda mwenna okwenyigira mu mulimu gwokubala abantu kuba ebinavaamu byakuyamba Gavumenti okuteekerateekera obulungi Eggwanga. ...

5 0 instagram icon
Isa Ssekitto omu ku bakulembeze babasuubuzi ngayogera mu lukungaana lwa basuubuzi nga basisinkanye ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni.

Isa Ssekitto omu ku bakulembeze babasuubuzi ngayogera mu lukungaana lwa basuubuzi nga basisinkanye ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni. ...

40 3 instagram icon
#Ekikadde Live Ku Simba 97.3 Omwana Sureman Kwali Atukuba Hit Ku Hit Til 4pm Nawe Saba Akayimba Ako Akakadde Koyagara Akusabulile Kati Kati 
#DsSundayBluTkBusula
#1JuneRadioSimbaKuNimrod

#Ekikadde Live Ku Simba 97.3 Omwana Sureman Kwali Atukuba Hit Ku Hit Til 4pm Nawe Saba Akayimba Ako Akakadde Koyagara Akusabulile Kati Kati
#DsSundayBluTkBusula
#1JuneRadioSimbaKuNimrod
...

3 0 instagram icon
Live Now 🤟🔥🔥97.3 Tubuuza Busolosolo Ki Bwomanyi Kuba #BaPhamacry Abatunda Eddagala Eyo
#12blutikebusulatujjatujja
#1junenimrodbeachluweero
#radiosimba973

Live Now 🤟🔥🔥97.3 Tubuuza Busolosolo Ki Bwomanyi Kuba #BaPhamacry Abatunda Eddagala Eyo
#12blutikebusulatujjatujja
#1junenimrodbeachluweero
#radiosimba973
...

5 0 instagram icon
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde ayogerako eri abasuubuzi ku nsonga ya EFRIS; "Nina emyaka 80 natera okugenda mu ggulu. Mwe mukyali bato era mukyalina emyaka mingi ku nsi.  Mwemujja okubonaabona singa tetuteerateekera bulungi Ggwanga lino okubasobozesa okulibeeramu."

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde ayogerako eri abasuubuzi ku nsonga ya EFRIS; "Nina emyaka 80 natera okugenda mu ggulu. Mwe mukyali bato era mukyalina emyaka mingi ku nsi. Mwemujja okubonaabona singa tetuteerateekera bulungi Ggwanga lino okubasobozesa okulibeeramu." ...

20 3 instagram icon
Naye Tumbeetu!?

Naye Tumbeetu!? ...

68 1 instagram icon