Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP, Fred Nyanzi addukidde mu Kkooti nateekayo okusaba mu kkooti esookerwako e Mengo nga ayagala baddemu okubala akalulu mweyattunkira ne Muhammad Nsereko n’abalala. Nyanzi alumiriza ab’akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda okwekobaana n’omubaka Nsereko nebakwata mu kalulu.
Fred Nyanzi adukidde mu Kkooti baddemu okubala akalulu
Share.