Breaking
News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
News: Kkooti Enkulu mu Kampala esalidde Hajarah Nakandi ne Buwembo Musa aka Abas ekibonerezo kyakuttibwa lwakuwamba ne batta Susan Magara 28. Abantu
News: Olunaku olwaleero Ababaka ba Palamenti abatuula ku Kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byokwerinda bakunyizza abakungu okuva mu bitongole bya
Eyaliko omuwandiisi wa ULB Imaryo ayiggibwa COSASE
June 8, 2022 · Mubiru Ali
Ssentebe w’akakiiko ka Palamenti aka COSASE Munnakibiina kya NUP Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gweyali omuwandiisi w’Akakiiko k’ebyettaka aka Uganda Land Commission Barbara Imaryo annyonyole ku mivuyo egyetobeka mu Kakiiko kano. Kigambibwa nti Imaryo yadduka mu Ggwanga.