Eyakwata ekyokubiri yalina okufuuka Vice President – Hon. Waluswaka

Omubaka akiikirira Bunyole West County Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. Waluswaka James; “Sipiika Nnyabo, nteesa nti omuntu eyakwata ekifo eky’okubiri mu Kalulu ka Pulezidenti yalina okufuuka omumyuuka wa Pulezidenti butereevu okusinziira ku kusaba kw’abantu. Era mpagira ekiteeso ekyokuzzaawo ekkomo ku kisanja. Nteesa nti ebifo 10 ebyaweebwa abakiise b’amaggye bigabanyizibwa mu bitongole byebyokwerinda okuli Uganda Police Force ne Uganda Prisons Service -UPS#PlenaryUg

 

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply