Munnamateeka Ebert Byenkya akiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti omuntu we awakanya okukola enongosereza mu kwemulugunya ku bintu bingi. Agamba nti okwemulugunya ku byokulonda tekukiriza kukola nongosereza mu mpaaba.
Enongosereza tezikirizibwa mukwemulugunya ku byokulonda – Ebert Byenkya
Share.