Emyaka Kabaka gyamaze ku Nnamulondo givuddemu ebibala – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga: “Emyaka 29 Kabaka Mutebi II, gye yaakamala ku Nnamulondo givuddemu ebibala bingi ebirabwako n’ebitalabika. Abavubuka basoosowaziddwa; obumu bweyongedde; obuwangwa butumbuddwa; ebyenjigiriza, so nga n’enkulaakulana esoosowaziddwa.
Nkuyozaayoza nnyo Ayi Beene!”
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply