Emirimu egimu giyinza obutaggulwawo mu January – Minisita Kabyanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byamawulire n’okulungamya Eggwanga, Godfrey Kabyanga agamba nti eggwanga liyinza obutaggulwawo lyonna nga bwekibadde kisuubirwa mu January 2022 olwobulagajjavu obwayoleseddwa ku lunaku lwamazaalibwa mu masinzizo agasinga obungi.
Ono agamba nti amasinzizo naddala mu byalo tebagoberedde SOPs ekiyinza okwongera okusaasana kwa Covid-19.
Share.

Leave A Reply