Embeera ya Ssewannyana sinnungi – Rubongoya

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya; “Enkya yaleero ku Kkooti ya Buganda Road tubaddewo ku lwa Muganda waffe Hon. Ssegiriinya Muhammad abadde azze okusomerwa omusango ogumuvunaanibwa ogwokukuma omuliro mu bantu. Alabise nga mulwadde. Wabula agamba nti talina musango gwonna gweyazza. Era ayongedde natutegeeza ku mbeera Omubaka Ssewanyana Allan gyalimu nti obulamu bwe mukadde kano si bulungi. Tugende mu maaso okukola kyonna ekisoboka okulaba nti bafune eddembe lyabwe.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply