Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Eddwaliro lirino eryamalawo obukadde 471

November 24, 2021 · Mubiru Ali

Ebizimbe by’eddwaliro lya Bukimanyi HC III e Kaato, Disitulikiti y’e Manafwa ebiggya nga biri mu mbeera mbi. Bino byabalirirwa okumalawo obukadde 471 nga kontulakita yadduka nga tanamaliriza mulimu nga bakamusasulako obukadde 365.