Eddie Mutwe ne Lookman basomeddwa emisango emirala nebasindikibwa ku alimanda

Ssebuufu Edward aka Eddie Mutwe ne Lookman Mwijukye bazzeemu nebayitibwa Omulamuzi wa Kkooti e Masaka Yitiese Charles eyabadde abayimbudde ku kakalu ka Kkooti ate nabasomera emisango emirala 6 okuli; okukuba abasirikale bwa Uganda Police Force wamu n’okwonoona emotoka ya Poliisi.
Bano basindikiddwa ku alimanda okutuusa nga 19-January-2021 olwokuba nti obudde bwokubeyimirira bubadde buyiseeko.
Wabula amaggye ne Poliisi bisazeeko ekkooti nebigobawo abantu bonna nabo abandibeyimiridde.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply