Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,327 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Ebyokwerinda mu ggwanga biri ggulugulu – Minisita Nabakooba

January 31, 2021 · Mubiru Ali
Minisita Judith Nabakooba; “Tukitegeddeko nti waliwo abantu abateekateeka okukola effujjo wakati wa nga 3 – 7 February 2021. Bagenda basasaanya swakaba nti eggwanga ligenda kubeera mumuggalo mu naku ezo.
Batandise okutiisatiisa ba ddereeva ba takisi n’abantu ababulijjo obutatambula kugenda kukola mu naku ezo. Nkubiriza buli omu okwewala okwenyigira mu nteekateeka zino embi.
Eggwanga liri mu mirembe era abebyokwerinda bakukola bwezizingirire okukwata abo bonna abanenyigira oba okuteekateeka okuleetawo akasambattuko.”