Ssentebe w’Akakiiko k’Ebyokulonda aketengeredde aka Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Byabakama avuddeyo nategeeza nga ebintu byonna ebigenda okukozesebwa mu kulonda kw’Ababaka wamu ne Pulezidenti bwebyatuuse edda mu buli Disitulikiti mu Yuganda.
Ebyokukozesa mu kulonda byatuuse dda ku Disitulikiti zonna – Omulamuzi Byabakama
Share.